Abasomesa ku somero li Kasaka Church of Uganda primary school bakolera ku bunkenke
Abasomesa ku somero li Kasaka Church of Uganda primary school bakolera ku bunkenke olw’embeera y’ebizimbe by’esomero embi dala, bwolaba ebizimbi toyinza kukkiriza nti waliwo abasomeramu. Abasomesa bagamba, ebibiina bibula kubagwiira, ate enkuba bwetonya gubula asaala kuba ebgwerako – bagamba beekubira dda enduulu ku batwala eby’enjigiriza e Gomba naye tebayambiddwa.