Abatuze e Muduuma boolekedde okufa enjala oluvanyuma lw’emmere yabwe okusaayibwa
Abatuze abasoba mu 300 bolekede okufa enjala ani amuwade akatebe oluvanyuma lw’emmere yabwe okusaayibwa eyeyise nanyini ttaka kwebali. Bino bibadde ku kyalo Busaanyi e gombolola y’e Muduuma mu Mpigi.