Omukazi atutte eyali bba mu b’obuyinza e Kayunga nga amulanga kuwasiza mu maka ge
Omukazi atutte eyali bba mu b’obuyinza e Kayunga nga amulanga kuwasiza mu maka ge. Ono baafuna obutakkanya n’anoba kati emyaka 4, kyoka olwawulidde nti omusajja awasizza yaleese gya mbwa okukakkana nga bali mu mbuga z’amateeka. Katubalabe.