Abazadde bakubiriziddwa okukuuma n’okukuza obulungi abaana baabwe
Abazadde bakubiriziddwa okukuuma n’okukuza obulungi abaana baabwe olwo lwebanaasobola okubeera ab’ensa nga bakuze. Buno bwabadde bumu ku bubaka obwa ssekukkulu e Ssembabula mu eklezia y’e Katwe. Eno era abazadde baweereddwa amagezi okwettanira okulima ovacado kubanga esaawa yonna wakufuuka ekyettunzi mu kitundu kino.