Katulabe akatale MABUNU akasangibwa mu disituliti y’e Ntungamo ak'ettanirwa enyo abaguzi olw’erinya
Katulabe akatale MABUNU akasangibwa mu disituliti y’e Ntungamo ak'ettanirwa enyo abaguzi olw’erinya. Mabunu kabbulwa mu bakyala abalina obubina obunene ekiviirako abantu okukettanira nga beewunya ebitundibwayo. Mu kiseera kino abaakatandika baagala kukazimba katuukane n’omutindo gw’ensi yonna.