Poliisi e Masaka etegeezeza nga mpaawo bubenje bwalabikidde ku nguudo mu bitundu by’e Masaka
Poliisi e Masaka etegeezeza nga bwewatabadeewo buzibu bw’amaanyi mu bitundu by’e Masaka - egamba abantu bakuumye obuntu bulamu nga mpaawo bubenje bwalabikidde ku nguudo z’omukitundu kino. Abantu babiri bokka bebaafudde olunaku lw’eggulo nga bano bafiiride mu mazzi.