Abebijambiya batemyetemye n'okubba abatuuze e Kassanda
Abatuuze abokukyalo Kyoga ekisangibwa mu tawuni kanso eye Kassanda mu disiutlikiti eye Kassanda baaguddemu ensasagge abavubuka abebijambiya bwebazinzeeko amaka gabamu kubatuuze nebabatetema kwassa nókubba ebintu byabwe.