Takisi bbiri zitomereganidde e Kyenjojo
Abantu 11 bebafiliddewo mbulaga nabala 3 nebafiira mu ddwaliro e Fort Portal oluvannyuma lw'akababenje akagudde ku kyalo Ngezi mu disitulikiti ye Kyenjojo. Akabenje kano poliisi ekatadde ku wa Takisi omu abadde ayisa loole ngeno gyasanze takisi endala ebadde edda e Kampala. Abasukka mu 20 nabo banyiga biwundu.