Bakansala e Mubende beemulugunyizza ku bukyafu obususe ku kitebe kya disitulikiti eno
Bakansala ku disitulikiti y’e Mubende beemulugunyizza ku bukyafu obususe ku kitebe kya disitulikiti eno.
Bagamba nti ekivundu ekiva mu kaabuyonjo kisusse okubawunyirira kyoka ensimbi ezizimba kaabuyonjo empya zaayibwa dda kyoka nga ekadde zibalemye okuyonja.