E Gganda, waliwo eyatuze omwana we n’amukweka mu kkeesi
Abatuuze ku kyalo Makerere ekisangibwa e Gganda mu gombolola ya Wakiso baguddemu ekyakango munnaabwe bwatuze omwana we n’amukweka mu kkeesi y’engoye naye oluvanyuma ne yetta. Kigambibwa nti ono yateebereza bba okuba nga aliko omukazi gw’aganza ebbali - omwana gwasse abadde wa myezi 9.