Kansala w’abaliko obulemu mu ggombolola y’e Busaana e Kayunga atemuddwa mu ntiisa
Kansala w’abaliko obulemu mu ggombolola y’e Busaana e Kayunga atemuddwa mu ntiisa. Ono omulambo gwe gusangiddwa mu nyumba ye mukitaba ky’omusaayi nga gusibiddwa n’emiguwa. Poliisi ekutte omukazi agyiyambeki mukunoonyereza