Pulezidenti ayagala abavubuka bajjumbire okulima
Omukulembeze w’e ggwanga Yoweri Kaguta Museveni ayagala abavubuka batandike okwetaba mu mirimu egyivaamu ensimbi , kibayambe okukyusa obulamu bwabwe, kko n’okugasa eggwanga .Bino pulezidenti abibagambidde mu lusirika lw’abavubuka olwategekeddwa obusumba bwe Hoima.