Minisitule y’eby’entambula etongoza ennamba empya ezigenda okutandika okukozesebwa
Minisitule y’eby’entambula olwaleero etongozza ennamba empya ezigenda okutandika okukozesebwa. Olwaleero emmotoka esoose ey’obwannanyini lweteereddwako ennamba eno. Omuntu okufuna eno, olina okusasula ensimbi emitwalo 714,000, ate ow’emmotoka enkadde osasula emitwalo 15. Kati wateereddwawo kaweefube wa myaka ebiri buli mmotoka okuba nga efunye ennamba eno.