Mu bulamu, omusawo atunnyonnyodde emigaso egiri mu tambuza ebigere ebikalu
Okutambuza ebigere nga temuli ngatto, abantu bangi bakitwala ng’ekizibu ennyo ensangi zino era waliwo n’abatalinnyirako ddala ku ttaka nga tebannateeka ngatto mu bigere byabwe. Mu bulamu olwaleero, omusawo atunnyonnyodde emigaso egiri mu tambuza ebigere ebikalu na butya bw’olina okukikola okuganyulwamu. Obulamu.