Mu manya amateeka, bannamateeka bannyonnyola ku kuteeka envumbo envumbo ku ttaka
Okussa envumbo ku ttaka oba caveate, ky'ekimu ku bintu abantu byebakozesa okukuuma ettaka lyabwe obutabbibwa oba okutundibwa. Envumbo zino zirimu ebika eby'enjawulo era buli emu n’omugaso gwayo. Kati mu manya amateeka olwaleero, bannamateeka bagenda kutunnyonnyola, envumbo nebika byazo, ekigendererwa, nemitendera egiyitwamu nga onassa envumbo ku ttaka lyo.