Omukazi okwatiddwa lwa kutulugunya mwana
Abakyala abakute munaabwe nebamutwala ku poliisi nga bamulanga okutulugunya omwana.
Okuva mu mbeera bano baasose kulaba mwana nga awonyera bagenze okumukebera nga avunze akabina kwekukata munaabwe.
Omukyala ye yakatiddwa dda nga okunoonyereza bwekugenda mu maaso.