Omwana eyali yabula addiziddwa ab'eganda ze
Maama w’omwana eyabula gwetwakulaga sabiiti ewedde nga ali mu maka g’abaana abataliiko mwasirizi aga Nsambya babies Home abugaanye esanyu oluvanyuma lw’okuddamu okumulaba.
Ono y’omu ku baana betwakulaga eyalekebwa e Kibuya n’atwalibwa mu maka g’abaana abataliiko mwasirizi aga Nsambya babies Home.
Bano babugaanye essanyu.