Poliisi e Kiryandongo eriko abazigu benoonya abanyaguludde amasundiro g’amafuta abiri
Poliisi e Kiryandongo eriko abazigu benoonya abanyaguludde amasundiro g’amafuta abiri, nebatta n’abakuumi babiri nebakuulita ne ssente enkalu ezibalirirwamu obukadde kumi. Kigambibwa nti obunyazi buno bwabadewo ku saawa nga mwenda ez’ekiro.