Poliisi eri kumuyiggo gw’abantu abalabikidde mukatambi nga bakuba omuvubuka ku pikipiki
oluvanyuma lw'okumusiba emiguwa nga ekitereke awatali beekyusizo.
Kino Kiddiridde akatambi kano okusaasanira ku mikutu gimugatta abantu nga kalaga engeri omuvubuka ono nga atulugunyizibwa wakati mu batuuze okumulwanirira.
Ab'oluganda bagamba obuzibu buno buva kunkaayana ku ttaka.