Sarah: Omwana we yabula kati emyezi ebiri
E Nsambya Kevin waliwo omukazi Sarah Akinyi eyabulwaako mutabani we ow’emyaka mukaaga kati emyezi ebiri egyakayita.
Omukyala ono yali yayawuna ne bba, nasalawo abaana abatwale ewa ssengaawe e jinja,kyoka kyamukubye wala okukimanyaako nti omwana omuto yabadde abuze. Kati ono asaba buli amulabyeko amutemyeko.