Akulira ekibiina ki National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu alabudde baavuganya nabo nti okuvuganya ku bwa Pulezidenti okwomulindi guno tekugenda kuba kwa bulijjo, era nga si kwakwesigamizibwa ku bibiina bya bufuzi.Kyagulanyi agambye nti agenda kukunga bannayuganda balonde mu ngeri ya kwekyawa- beegobeko ky’ayise olukokobe lwa gavumenti.Bino abyogeredde Nateete gyakubye olukungana amangu ddala nga kyajje asunsulwe.
Bobi Wine akubye olukungaana olusooke e Nateete
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found