EBIPANDE BY’ABEESIMBYEWO: Oludda oluvuganya lulumiriza amagye okukwata ababitimba

Gladys Namyalo
0 Min Read

Bannabyabufuzi abali ku ludda oluvuganya gavumenti mu kibuga kye Ntebe
balumiriza amagye ge ggwanga okukwatanga abasangibwa nga batimba
ebipande by’abavuganya gavumenti, kyokka nga bbo aba NRM
tebabanyega.Bano bagamba nti amagye gaagufuulira ddala musango okusanga
ekipande ky’avuganya gavumenti yenna nga kitimbiddwa,era nga bangi ku
bebasanga babitimba basibira mu makomera.Baagala akakiiko k’ebyokulonda
kaveeyo kalambike ku nsonga eno, naddala ku buvunanyizibwa bw’amaggye mu
kukwata abatimba e bipande.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *