Lwaki bannabyabufuzi bettanira nnyo abavubuka ba ghetto mu kiseera kya kalulu

Gladys Namyalo
0 Min Read

Kyenkana buli kulonda nga kusemberedde- abavubuka abawangaalira mu nzigotta za kampala oba Ghetto babeera ku mudido nga bawerekera bannabyabuzi mu kaseera k’okuwenja akalulu. Eky’ennaku bano batera okukola effujjo omuli okunyaga n’okukuba abantu nga kwogasse n’okwetaba mu kutabangula okulonda. Arafat Shafiq ayogeddeko n’abavubuka bano okumanya ani abasasula okukola efujjo, na butya bwe bayamba bannabyabufuzi bano.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *