Loodi Meeya wa Kampala Erias Lukwago ayagala omusuubuzi Hamis Kiggundu akwatibwe era avunaanibwe olw’okuzimba ku mwala gw’e Nakivubo nga tafunye lukusa.Lukwago abadde mu lutuula olwenjawulo olwabakkansala ba KCCA olutudde olwaleero. Bakansala basinzidde mu lukiiko luno okusambajja ebyogerwa nti be baayisa ebiteeso ebikkiriza Kiggundu okuzimba ku mwala guno era ne basaba Lukwago amenyewo ebigambo byazze ayogera.
Eby’okuzimba ku mwala ; bakkansala balidde matereke ne Loodi Meeya Lukwago

Leave a Comment