Ssaabaminisita w’eggwanga Robina Nabbanja alagidde abasuubuzi bonna abaakoseddwa amazzi agaayingidde mu maduuka gaabwe ku nkomerero ya sabiiti ewedde baliyirirwe. Obubaka buno bwetikiddwa akulira ekitongole ki KCCA Sharifa Buzeki, bwabadde asisinkanye abasuubuzi abaakoseddwa. Kyokka abasuubuzi bakalambidde nga bagamba nti wayisibwewo ekiragiro ekiyimiriza okuzimba omwala guno, kubanga enteekateeka zonna tezaayisibwa mu mitendera.
Gav’t ekkirizza okuliyirira abasuubuzi abafiirwa emmaali mu mataba
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
