Abasomesa b’amasomo ga Arts leero bakutte olunaku olwokubiri nga batadde wansi e bikola, olwa gavumenti kugaana okubongeza omusaala nga bweyakola ku banaabwe aba sayansi. Newankubadde mu Kampala n’emiriraano amasomero matono agajjumbidde okwekalakaasa kuno mu bitundu ebimu ebyesudde kampala ebibiina bisiibye biggale Tukitegedde nti minisitule y’ebyenjigiriza, eri mu ntekateeka zituula n’abatwala UNATU babeeko bye bakkaanyako.
Gav’t eteekateeka kusisinkana bakulembeze mu UNATU

Leave a Comment