Akwatidde CP bendera abadde asuubirwa okubeera e Fort Portal olwaleero wabula nga talabiseeko. Ono yeegasse ku Robert Kasibante naye ataasobole kugenda mu bitundu bino okusinziira ku nteekateeka z’akakiiko k’ebyokulonda.Mu Ankole nayo omuntu omu nga ye Gregory Mugisha Muntu yekka ye yakalabikayo. Wabula abeeno baagala babakolere ku masomero n’amalwaliro n’enguudo ebiri mu mbeera embi. Twogedde n’abasasi baffe mu bitundu ebyo okuli David Bukenya ne Coslin Agasaro.
Gen. Muntu yekka ye yakatuuka mu Ankole
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found