Bannakibina ki NUP basabye Poliisi na maggye obutageza kulinya ggere mu ntekateeka zaabwe ez’okubugiriza omuntu waabwe abakwatidde bendera olunaku olw’enkya bwanaaba asunsulwa avuganye ku bwa Pulezidenti bw’e Ggwanga.Okusinziira ku ntekateeka, Oluvanyuma lw’okusunsulwa Robert kyagulanyi ategese okukuba olukungana ku kisaawe e Nateete ekimanyiddwa nga ku Kaala. Bano leero bakoze kye bayise akasiki, nga betegekera olw’enkya.
“NAFFE MUTULEKE TWETAAYE”: Aba NUP basabye poliisi nga balindirira okusunsula Kyagulanyi
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
