Poliisi yeyamye okwongera amaanyi mu kaweefube w’okunyweza ebyokwerinda mu bitundu bye Lukuli mu division eye Makindye omuli okwongera ku basirikale abalawuna ekiro mpozi n’okukolagana nabatuuze. Kino kiddiridde abatuuze mu kitundu kino kwekubira enduulu ku bibinja by’abavubuka babijambiya ababatigomya buli kiro.
EBIJAMBIYA E LUKULI: Abatuuze basattira, poliisi esuubizza okunyweza ebyokwerinda
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
