Poliisi mu bitundu by’e Mukono ekyalemereddwa okuzuula ekituufu ekiviiriddeko Monicah Nabukeera, okufa ng’ono yasangiddwa mu kibaafu ky’ekinaabiro nga lwatutte dda. Nabukeera ye mukyala wa John Bosco Kibalama, munnakisinde ki People Power eyabuzibwawo mu 2019 nga n’okutuusa kati taddangamu kulabikako.
Muka Kibalama afudde, asangiddwa mu kinaabiro nga lwatutte dda
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
