Ssenyonyi alumiriza bakamiisono ba palamenti okwewa akasiimo

Joseph Tumwesigye
1 Min Read

Tukitegeddeko nti ba kamisoona ba palamenti abana bazzeemu nate okwegabira akasiimo ka bukadde 400 buli omu mbu olw’emirimu amakula oba oli awo gye bakoledde pagamenti n’eggwanga. Bino bibotoddwa akulira oludda oluvuganya mu palamenti Joel Ssenyonyi ng’ono asinziidde ku bibadde bibungeesebwa nti naye yaweereddwa obukadde 650 agende yeeyagaleko. Ssenyonyi yegaanye ensimbi zino, nga agamba nti akimanyi zimenya mateeka wabula nga nè baalumiriza okufuna obukadde ebina buli omu, bewuunya gye yajje ebigambo bino bbo bye bagamba nti si bituufu. JUMA KIRYA y’alina ebikira ku bino.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *