Banna NUP mu disitiulikiti ye Mpigi abagiddwaako kaadi beeweze okufiirawo okulaba nga kaadi ebaddira.
Bano baliko n’abakulu mu kibiina bebalumiriza okubeera emabega w’emivuyo gino.
Mu disitulikiti ezimu nga Lwengo banna NUP abatasunsuddwa oluvannyuma lw’okugibwako kaadi, ddaaki kaadi zibaddiziddwa.
Katualabe ng’okusunsula mu Mpigi ne bitundu ebiralal bwekutambudde.
Okusunsula kw’akakiiko k’eby’okulonda okwetoloola eggwanga kutambudde bulungi
Leave a Comment