“SOOSOWAZA LUWERO”: Abaalwana ne Museveni bamusabye agisseeko essira

Gladys Namyalo
0 Min Read

Abazirwanako mu district y’e Luweero baagala President Yoweri Museveni asosowaze ekitundu ekyamuleeta mu buyinza singa addamu n’awangula akalulu k’obwa President omulundi ogw’omusanvu.Museveni asusnsuddwa leero okuvuganya ku kifo ky’awangaddemu kati emyaka egikunukirizza okuwera 40 wabula ng’olugendo olwamutuuse mu ntebe eno lw’atandikira Luweero.Herbert Kamoga awayizaamu n’abamu ku bayamba ku Museveni ono okujja mu buyinza era n’ebatujjukiza olugendo luno bwe lwali.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *