‘’Tetulina kye tubayigirako”, ab’oludda oluvuganya boogedde ku ttabamiruka wa NRM

Gladys Namyalo
0 Min Read

Kati, bannayugana balabuddwa okwesiba bbiri mu kalulu ka bona aka 2026 kubanga ebyalabiddwako mu kalulu ka NRM biraga nti ensimbi gye batuuyanira okuwa gavumenti ng’omusolo yaakutokomoka.Bannabyabufuzi ku ludda oluvuganya bagamba nti eggwanga lino lyaggwamu dda demokulasiya nga kubagisanyizzaawo, NRM y’ebakwatidde omumuli nga n’obujulizi bukyabaliko ku byalabiddwako e Kololo.Bano era batugambye nti NRM ke kadde ebeeko nabo by’ebayigirako na ddala bw’ekituuka ku kulonda obukulembeze bw’ekibiina.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *