Abaasimattuka olutalo lwa Kony bakyafuna ebirooto eby’entiisa
Olutalo lw’abayekeora ba Lord’s Resistance Army nga lukwajja abantu bangi omwali abato nabakulu baakakibwa okwegatta ku bayeekera era ne bakola ebikolobero ebitaali bya kyeyagalire.Leero Omusasi waffe Baker Mulinde ayogeddeko nabamu kwabo abaakakibwa okukola ebikolobero bino , nga kakano nakati bibawa ebirooto ebyentiisa okujjukira.