Bannamawulire abazze bakubwa :batandise okukuba ku matu, bawera kudda kukola
Bangi ku bannamawulire abazze batuUsibwako obuvune abakuuma-ddembe bukyanga kakuyege mu Kawempe North atandika, batandise okukuba ku matu.Bano batutegezeezza nga bwe bagenda okusigala nga bakola omulimu gwabwe ng’ekyokubakuba nga eky'okuttale sikyakubajja ku mulamwa.