ENKALALA Z’ABALONZI:E Wakiso abatuuze bakaaba ng’endo mpanvu
Akakiiko k'eby'okulonda e Wakiso kakubirizza bannabyabufuzi okuva mu bibiina eby'enjawulo okukeegattako mu kulaba nga bannayuganda bajjumbira kaweefube gwebaliko ow’okuzza obuggya enkalala z’abalonzi. Tutuuseeko mubifo eby'enjawulo mu Wakiso ng’enteekateeka agenda mu maaso newankubadde nga abantu babadde bajja bamuswaba.