Abakola ogw’okuzza enkalala z’abalonzi obugya e Masaka bakyakonkomadde olw'obutaba na bikozesebwa
Abakola omulimu gw’okuzza enkalala z’abalonzi obugya mu bitundu by’e Masaka eby'enjawulo bakyakonkomadde olw'ebikozesebwa saako n'amasannyalaze obutabaako. Kati tekimanyiddwa ddi amasanyalaze lwegagenda kuddako balyoke bagende mu maaso n’enteekateeka eno. Kati abeeno beebuuza oba akakiiko k’eby’okulonda kakubongeramu ennaku mu nteekateeka eno.