Bazadde b’omwana aliko obulemu basaba buyambi; bweyalongoosebwa yasannyalala ekitundu kya wansi
Nicole Naluwagga yasannyalala ekitundu ekyawansi nga mukiseera kino takyalina kyasobola kwekolera wadde okutambula. Bazadde be bagamba embeera mwali tebagisobola kyoka nga atuuse mu kiseera ky’okugenda ku ssomero. Kati basaba abazira kisa okubadduukirira.