Essomero lya Mubende High elyali amakula kati matongo
Leero katulabe emboozi ekwaata ku somero li Mubende High School eryatandikibwawo emyaka 38 e mabagega nerigwa oluvanyuma lwa nnyiniryo okulwala obulwadde bw'okusanyalala obwamuleka nga takyalina kyasobola kwekolera.Essomero lino lyali limu kwago agaali gasinga etutumu mu district eno era nga lyerimu ku masomero 20 agasooka mu ttundutundu elya greater Mubende.