OKULONDA MU FDC:Akakiiko kafulumizza entekaateka
Ekibiina ki Forum for Democratic Change kitongozza enteekateeka zaakyo ez'okulonda kw'ekibiina nga kyetegekera akalulu ka bonna aka 2026 era n'ekirangirira n'ebisale ebigenda okusasulwa abegwanyiza ebifo byobukulembeze.