Okulonda kw’abavubuka mu NUP:Poliisi n’amagye basazeeko ekitebe
Eby'okutongoza enteekateeka y'okutongoza okulonda kwabavubuka mu kibiina ki NUP kugudde butaka oluvannyuma lwa Poliisi n'amagye okukeera okusalaka ekitebe ky'ekibiina kino omukolo guno wegubadde gulina okubeera Poliisi egamba nti olukungaana luno terwabadde mu mateeka.