Okuzza Buganda Ku Ntikko:Ababaka abava mu Buganda batonzeewo akakiiko
Akabondo k’ababaka abava mu Buganda olwaleero katongozezza akakiiko akenjawulo kano akagenda kulondoola ebimu ku bintu ebintu okugasa oBuganda n’okulaba butya obuganda bwebunyinza okweja mu bwava sako n’okuteekawo enkulakulaana eya namadala.Bino bibaddewo mu lukukungaana lw’abamawulire olutuuziddwa akadbondo k’ababaka abava mu Buganda ku palamenti.