ZUNGULU: Uganda Eweza emyaka 62 ,bannayuganda bangi bagamba nti obulamu tebunabanyumira bulungi.
Uganda kati eweza emyaka 62 wabula bannayuagnda bangi bagamba nti obulamu tebunabanyumira bulungi.
Abasomesa bagamba nti basasulwa kitono nga n'ezigula engoye ennungi tebaziraba.
Kati nno bateesa,nti singa gavumenti ebatungirayo uniform n'engatto nebibawa, enaaba ebawonyezza okuswaliira mu bayizi be basomesa.
Bino n'ebirala mu Zungulu.