ABAANA BAFIIRIDDE MU MULIRO: Nnyabwe yabaggalidde mu nnyumba ng’agenda okusuubula
Waliwo abaana babiri abafiiridde mu muliro ogukutte ennyumba y’omutuuza mu zone ya Kironde e Kabowa Abaana bano maama waabwe yabaggaliddemu ekiro nabaako gyalaga ng’omuliro gwakutte taliiwo.