Abaawamba omwana e Kyegegwa bamusse
Poliisi e Kyegegwa ekutte abavubuka babiri ng’ebatebereza okutta omwana ow’emyaka 4 omulambo ne bagusuula mu kidiba. Bano basoose kuwamba mwana ono ne basaba obukadde 15, kitaawe bweyaluddewo okubuwaayo omwana ne bamutta. Abakwate bakkiriza okuzza omusango guno.