Ababaka ba NRM bagamba bakomyawo etteeka ku kkooti y’amagye
Kitegeerekese nti mu zimu ku nkyukakyuka ezisuubirwa okuleetebwa mu tteeka erifuga amagye, omuntu yenna avunaaniddwayo k'abe mujaasi, wa ddembe okujulira mu kkooti enkulu olwo ensonga ye newulirwa butio. Bino byakkanyiziddwako mu lukiiko lw'akabondo ka NRM olwatudde mu maka g'omukulembeze e Ntebe olunaku lw'eggulo.