Ababaka bakungubagidde Paapa Francis, bamujjukira olw’obuntu bulamu n’obwetowaze
Ababaka ba palamenti ab’enjawulo nabo beegasse ku bakungubazi okwetoloola ensi konna okukungubagira Paapa Francis eyavudde mu bulaju w’ensi ono olunaku lw’eggulo. Bano boogedde bano bamutenderezza olw’okwagala kwayolesezza mu bulamu bwe, obwetoowaze saako n’ebirala ebibadde bimufuula omukulembeze ow’enjawulo. Waliwo abatutegeezezza nti okukungubaga kubo baakukwetabamu abamu butereevu e Vatican.