Amaka ga Mapeera bakateyamba, engeri obugenyi bwa Paapa gye bwakyusaamu embeera
Mapeera Bakateyamaba's Home, ekifo awalabirirwa bakateeyamba omuli abakadde n'abalema abataliiko mwasirizi kyekimu ku bifo omutukuvu Paapa Francis kati Omugenzi bye yatuukamu ngakyaddeko mu Uganda mu mwaka gwa 2015. Abaddukanya ekifo kino batubuulidde nti obugenyi bwa Paapa Francis bwakyusa nnyo ekifo kino era nga bwakulwawo okwerabirwa