NUP eraalise abeegwanyiza ebifo okwetereeza nga akalulu ka 2026 bukyali
Abakulembeze b’e kibiina ki NUP baweze okugoba abo bonna abeefuula abakolera e kibiina kino so nga misege egyibaliira munda. Bino bibadde munsisinkano ekunganyiza abakulembeze mu kibiina kino okuva mu Buganda gyebabaddemu nakulembera ekibiina kino Robert Kyagulanyi Ssentamu ku kitebe kye kibiina e Makerere Kavule.